1 Corinthians 13:4-7

4 aOkwagala kugumiikiriza era kwa kisa. Okwagala tekulina buggya era tekwenyumiikiriza wadde okwekuluntaza. 5 bOkwagala tekukola bitasaana, tekunoonya byakwo, tekunyiiga mangu, era tekusiba kibi ku mwoyo. 6 cOkwagala tekusanyukira bitali bya butuukirivu, wabula kusanyukira mazima. 7Okwagala kugumira byonna, kukkiriza byonna, kusuubira byonna era kugumiikiriza byonna.

Copyright information for LugEEEE